Omukutu gwa Covid-19 Business Info Hub gwayogerako ne Francis Otim ng’ono ye mutandisi wa Smart Business Intelligence Ltd okusobola okutegeera ensonga lwaki abasuubuzi basaanidde okukwasaganya emirimu gyabwe mu mbeera y’okuba ng’ebintu byekola byokka wamu n’okuyigira ku SMEs ezisobodde okukozesa enkola ya MYAccounts eyaziweebwa ekitongole ekyo ne zisobola okusigala nga zitinta mu kiseera kya nnawookeera wa covid-19.

Kusoomoozebwa kwa nnabaki amakolero amatonotono kwe gasobola okuvvuunuka ssinga gaba gakozesa enkola y’ebintu byekola byokka mu kuddukanya emirimu gyago?

Enkola eno esobola okuyamba amakolero amatonotono okuvvuunuka okusoomoozebwa kungi naddala okusobola okufuga emirimu, eby’ensimbi wamu n’okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwago. Olw’okubanga SMEs ezisinga zikozesa bwiino na mpapula okukola ebiwandiika byazo, zisanga okusoomoozebwa kwa maanyi mu kugezaako okwekenneenya n’okumanya engeri ebintu bwe bitambula oba bweba ekoze mu kiseera ekigere. Mu ngeri y’emu, enkola eno ebintu by’okusasula emisolo ebifuula bizibu ddala olw’okuba nti ababalirizi b’ebitabo abalungi babeera ba bbeeyi nnyo.  Olw’embeera eyo SMEs zisanga okusoomoozebwa mu kugezaako okufuna okuyambibwa mu by’ensimbi ekiziremesa okuvvuunuka ebizibu eby’enjawulo era ne zikugirwa okukulaakulana.

Okuddukanyiza emirimu mu mbeera ya Ebintu byekola byokka kuyinza kutya okuyamba abasuubuzi mu kaseera ka Ssennyiga omukambwe?

Okukwasaganya emirimu mu mbeera y’ebintu okubeera nga byekola byokka kya mugaso nnyo eri amakolero amatonotono. Enkola ya MYAccounts yakolebwa ng’esobola okukyusa engeri SME gye zikwasaganya ebintu kubanga yo ekukungaanyiza wamu bwino yenna akwata ku mirimu gyo n’osobola okusalawo ku bintu eby’omugaso ng’olina kw’osinziira ekiyinza okuyamba okukulaakulanya emirimu gyo. Enkola eno eyamba abasuubuzi okubeera nga emirimu gyabwe bagirina mu ttaano kubanga buli kikolebwa aba asobola okukyetegereza obulungi.

Enkola eno ekendeeza ku miziziko egibeerawo mu kufuna okuyambibwako mu by’ensimbi okugenza mu kwewola wamu ne Yinsuwa olw’okuba nga ababikolako babeera bwino yenna bamulabako ne kibakendeereza ku katyabaga era nga kino kiyamba SMEs okukendeeza ku ssente e ziteekebwa mu kuddukanya emirimu.

Enkola eno ey’ebintu okwekola byokka ogisanze otya? Tunnyonnyole engeri ebintu bino gye bitambula.

Smart Business Intelligence Ltd  y’akamala emyaka 12 ng’eweereza ate nga yo enkola ya MYAccounts erina emitendera 3 emimpi naye nga migazi ddala, okugiteekateeka kyo kitwala ennaku ssatu. Okusookera ddala, tusooka ne tutegeera engeri gy’obeera okwasaganyamu emirimu gyo n’etuyamba okuba nga tukuzimbira ekintu nga kigya mu mbeera eyo. Eky’okubiri, tukuzimbira ze tuyita zi APP ezizo nga zisobola okukungaanya bwino yenna akwata ku biki ebikoleddwa mu mirimu gyo wamu n’okukulaga obudde obutuufu ebintu mwe bikoleddwa. Ekisembayo kuba kugezesa awo ne tukiteeka mu nkola. Oluvannyuma tusigala tukuwa obuyambi bwonna bw’oba weetaaze. Ebiva mu nkola eno kwe kuba nti weeyongera ebitundu 90% okubeera ng’olaba era n’okumanya buli kigenda mu maasa mu mirimu gyo, okunyweza bizinesi yo ate nga n’okukola alipoota kuba kwangu nnyo. Okulongoosa mu ngeri ebintu gye bikwasaganyizibwamu, okweyongera mu kukola okusalawo okutuufu, kiyamba ku kugoberera wamu n’okugondera amateeka (okugeza aga URA, KCCA n’ebirala) so nga n’okusobola okufuna obuyambi mu by’ensimbi kiba kyangu. Bizinesi zirongooka ssinga z’ettanira enkola eya bwino.

Emiwendo gy’enkola ya MYAccountsTM gyo giyimiridde gitya?

Enkola ya MYAccounts esobolera ddala bulungi okubalirira ebitabo. Ebintu ebiyingizibwa bigendamu byokka, ne byebala byokka ate ne alipoota ne zeekola zokka nga tewali bwetaavu bwa kusasulira mukozi mulala nti abikole. Emiwendo egy’etaagibwa okuteekateeka enkola eno wamu n’okugissa mu nkola giyimiridde bwe giti:

  • Soft ware UGX 150,000 buli mwezi (okutuuka ku bakozesa 10, zisigala zisasulwa)
  • Okutendekebwa UGX 150,000 (zisasulwa omulundi gumu)
  • Okugikuteera ko UGX 100,000 (zisasulwa omulundi gumu)

Okusobola okufuna ekyefaananyiriza kye tukola, omusuubuzi yandibadde asasula omusaala gwa UGX 1000,000 buli mwezi. Ate okusinziira ku bintu nga bwe biyimiridde ku katale mu kiseera kino, kye tukola kiba kisasulirwa USD 500 (UGX 1,900,000) omwezi buli mukozesa.

Eky’omuwendo kiri nti MYAccounts asobola okukolera ku buuma obw’omungala nga essimu ekiyamba okukendeeza ku ssente ezandikozeseddwa okugula ebyuma bi kalimagezi ebinene.

Bizinesi ezisobodde okukozesezza enkola ya MYAccounts zifunyemu ki? Abasuubuzi abalala bo bayiga mu ki?

We twogerera, MYAccounts etuukiridde SMEs ezisoba mu 3,000 okwetooloola eggwanga wamu n’ebitundu ebituliraanye. Obujulizi okuva mu basuubuuzi abakozesa enkola eno bungi ate ekirwadde bwe kyabalukawo, obwetaavu bw’okukozesa enkola y’ebintu okwekola byokka ne bweyongerera ddala. Enkola zaffe ziyambye abazikozesa okusigala nga basobola okumanya ebifa mu mirimu gyabwe wamu n’okufuga engeri gye gitambulamu newankubadde nga waali wassibwawo obukwakkulizo obupya obulina okugobererwa abasuubuuzi olw’okubalukawo kw’ekirwadde kya covid-19.

Olw’okuba basobola okwekenneenya buli kigenda mu maaso mu mirimu gy’abwe mu budde, abakozesa enkola zaffe baasigala bagenda mu maaso n’okukola okusalawo okwetaagisa n’okubeera nga bayiiya engeri gye bayinza okwekwasaganya mu kaseera ng’ebyenfuna biziringitana.

Obujulizi obwaweebwa omu ku bakozesa enkola eno;  ‘MYAccounts etubeeredde ya kabi nnyo mu kiseera kya ssennyiga omukambwe kubanga etuyambye okusigala nga tumanya buli kigenda mu maaso mu mirimu gyaffe wamu n’okukola enkyukakyuka bwe kiba kyetaagisizza. Etuyambye okumanya biki bye tuba twetaaga okusuubula mu kiseera ekyo gattako okwekkenneenya bye tulinawo wamu n’okubibala. Ssinga wabaawo ebitakwatagana kiba kyangu nnyo okukizuula kubanga ebintu byebala byokka mu nkola eno.

Bwe twatandika okukozesa enkola eno, twasobola okuzuula ebyali bitatambula bulungi era mu bwangu ddala ne tukyusa enkola zaffe ebintu ne bitereera. Tusobola okugoberera enneeyisa y’abaguzi baffe; abo be tuba tubanja n’ensasula byonna nga tukozesa tekinologiya wa MYAccounts’. Jackson Were Managing Director wa Jalyz Investments Limited – Bano nga bavunaanyizibwa okubunyisa enkoko za UGACHICK Limited mu Kawempe division.

Obujulizi obulala busange wano https://youtu.be/u9VzSb1797U

 

Okumanya ebisingawo:

Smart Business Intelligence, EMAIL ADDRESS info@sbintell.com  Essimu: 0791 180294 facebook.com/sbintell, twitter.com/myaccountsug

Linkedin: https://www.linkedin.com/showcase/myaccounts-africa/

 

How business automation has enabled SMEs to stay afloat during COVID-19?

The COVID-19 Business Info Hub spoke with Francis Otim, CEO of Smart Business Intelligence LTD, to understand why business owners should automate their businesses and understand lessons from SMEs that have effectively used his company’s MYAccounts™ tool to thrive during the pandemic.

What challenges does business automation solve for SMEs?

Business automation can help solve a number of challenges faced by SMEs, especially control, financing and compliance. One major challenge, given that most SMEs use a pen and paper to manage business records, is delayed reporting and analysis of business performance. Similarly, this form of recordkeeping makes managing tax payments difficult, and a lack of affordable quality support in the market from professional accountants compounds this. As a result, SMEs face challenges in accessing financial products and services, which affects how businesses are able to survive challenging times and grow during business as usual.

In what ways can business automation assist businesses in the face of COVID-19?

Automation of business processes and procedures is critical for SMEs. The MYAccounts™ solution is designed to transform SME operations by generating quality data to enable businesses to make data-driven decisions to accelerate business survival, growth, and excellence. Automation enables businesses to have better control and visibility over operations. Automation reduces barriers to accessing financial services (such as microcredit, microinsurance) and alternative financing as information reduces the risk for providers associated with lending, which in turn also lowers the cost of capital for businesses.

What is your experience in the business of automation? Take us through the practical journey of business automation.

Smart Business Intelligence LTD has been working in this space for the last twelve years, and MYAccounts™ is a solution that entails a short but comprehensive three-stage, three-day implementation process. First, we work to understand your current business operations to plan how best to set up your system; then, we build customized comprehensive mobile data collection and real-time reporting apps for your business; and finally, we test and deploy. Thereafter, we provide support. The outcome of this process is a 90% increase in business visibility, control, and reporting; significant improvements in business resource optimization; an increase in the number and quality of key business decisions; enhanced regulatory compliance (e.g with URA and KCCA); and finally, improved outcomes related to accessing formal financial products and services. Businesses are transformed by adopting a data culture.

What are the costs associated with the MYAccounts™ solution?

MYAccounts™ is essentially a highly efficient virtual accountant. It automates data entry, reconciliation, and reporting without increasing your HR costs. The breakdown of costs associated with implementing and operationalizing the solution follows:

  • Software UGX 150,000 per month ( for up to 10 users; ongoing cost)
  • Training UGX 150,000 (1-time cost)
  • Set up UGX 100,000 (1-time cost)

To achieve the same outcomes, a business would typically pay a minimum salary cost of UGX 1,000,000 per month (net of PAYE). System costs in the market today (for the level of functionality we provide) will average at USD 500 (UGX 1,900,000) per user. Importantly, MYAccounts™ works on mobile devices with both online and offline access, effectively reducing hardware costs.

What outcomes have you seen from businesses using MYAccounts™ successfully? What lessons are there for other businesses?

To date, MYAccounts™ has engaged with over 3,000 SMEs throughout Uganda and the region. Testimonials from those that have automated are many, and the pandemic has resulted in a dramatic increase in demand for business automation services. Our solutions have helped our clients maintain visibility and control over operations regardless of the new operational restrictions placed on businesses due to the pandemic. With real time access to business reports and analytics, our clients have been able to continue making data-based decisions as they their build their strategic and operational responses to the economic crisis.

Client Testimonial: ‘MYAccounts™ has been fantastic in this COVID time because it has helped us maintain visibility over business operations and use data to make necessary changes to optimize business operations. Demand planning to avoid over stocking or understocking is automated across our wide product range. Our stock control and monitoring is now automated so manual checks are now done online for easy variance tracking. After introducing the system, we were able to identify inefficiencies and immediately restructured to a more efficient operating model. We are able to monitor our customer activity including credit and payments all using MYAccounts™ Technology.’ Jackson Were. Managing Director, Jalyz Investments Limited. Authorized distributor for UGACHICK Limited in Kawempe division. More testimonials here https://youtu.be/u9VzSb1797U

For more information:

Smart Business Intelligence, EMAIL ADDRESS info@sbintell.com  Contact: 0791 180294 facebook.com/sbintell, twitter.com/myaccountsug

Linkedin: https://www.linkedin.com/showcase/myaccounts-africa/