Bwebaba bakubanja ez’ennyumba, toli wekka. Ensonga eno nkulu ddala era n’omukulembeze w’eggwanga yamutuuseeko. Mukwoogera okw’omulundi ogwa 13 ku nsonga za COVID-19, yasaba ba nnannyini mayumba bakkirize abapangisababwe bongezeeyo ebbanga mwebanaasasulira sente zino okutuusa nga emirimu jizzeemu. Abamu baawulira ekiragiro kya president nebakkiriza ekiteeso kino naye baganye okufuluma ekiwandiiko ekisonyiwa abapangisa ababdde batasasula mu biseera bya COVID-19 nga bagamba nti nabo balina obuvunanyizibwa bwebalina okutuukiriza nga emisolo gya gavumenti

Ku ludda lwaabwe, abasuubuzi balaze okutya sente ziyiinza okweeyongera singa omuggalo tegujjibwaawo mangu basobole okuggula amaduuka ggabwe. Sentebe wa KASITA omwami Everist Kayondo yagamba nti engeri yokka egenda okuyamba abapangisa kwekubasonyiwa sente zebabanjibwa. Okusasula sente z’obupangisa nga alimudduuka eppya, kiyamba emirimu emitonotono ejandibadde jifa okuddamu okugulawo. KASITA era yayogerako ne katikkiro wa Uganda kunsonga ya ssente z’obupangisa ezitaasasulwa nga bagamba nti gavumenti yyo yaandisasudde sente zabantu bano nga bayita mu stabilization fund era ekiseera kino bakilangirire nga ekikola ekivudde ku mbeera y’obutonde n’omuggalo guno ogumaze emyeeki 03 bagambe nti gubadde gwa loosi. Enteeseganya zigenda mmaaso wakati wa KACITA, ba landloodi negavumeti

Kati biki byensobola okukola?

– Teesa ne nnannyini nnyumba okuweeyo ebbanga mwoyinza okusasulira ebbanja ekkadde. Laba nti byonna bwookola biri mu tteeka era biwandiikibwa

– Nonya ekitongere oba ekibiina ekigatta abapangisa olwo mukolaginire wamu mutuuse eddobozi lyammwe ku bitongole nga ebyobulamu, KCCA ogoberere bulungi ennambika era weekuumire mukumanya kubiki ebiyinza okuteesebwaako kunkolagana wakati wa bannyini mayumba n’abapangisa. Tuukirira KCCA: kcca.go.ug, essimu: 0800990000/0204660000. Email: info@kcca.go.ug

If you have rent arrears, you are not alone. This is a very sensitive discussion, which recently got the attention of the President, who during his 13th address on the COVID-19 pandemic asked landlords to allow tenants to defer/postpone and reschedule payment of their monthly rental fees to when business resumes. Following the Presidential directive, some landlords have accepted the President’s request to reschedule the payment of rental fees but have declined to write off the arrears occasioned by the ongoing lockdown in the country due to their own responsibilities, which include property tax and ground rent due to government.

For their part, traders have raised fears that arrears might accumulate if the lockdown is not lifted to allow them open shops and make sales to clear debts. Kampala City Traders Association (KACITA) Chairperson Evarist Kayondo said the only way to save traders amid the COVID-19 crisis is to write off the collection of rental arrears. Enabling traders to resume operations on a fresh payment schedule would allow those that might otherwise close shop permanently to remain open. KACITA recently sought the Prime Ministers intervention on rent accumulated during lockdown, insisting that government pay part of rent owed by businesses through the government stabilization fund, and to declare the situation a force majeure and the three-month COVID-19 lockdown as a loss to the economy.

Discussions are ongoing between KACITA, landlords, and the government.

What solutions are available for me?

  • Negotiate with your landlord for terms of postponement of your rent arrears to an acceptable time period. Make sure to have these terms legally supported and recorded.
  • Reach out to your umbrella tenant organization if available and work with other government agencies such as the Ministry of Kampala and Kampala Capital City Authority to follow the proper guidelines in place and to ensure that your position is aligned with the agreement that will likely be negotiated by government between tenants and landlords.

Contact KCCA at: www.kcca.go.ug, Tel: 0800990000/0204660000. Email: info@kcca.go.ug