Question: What can I do if I am having trouble paying my taxes while my business suffers during COVID-19?

Answer: Do not fear! The Government of Uganda is taking action to help small and medium businesses like yours. The Uganda Revenue Authority (URA) is offering most services online – to keep you safe, and to keep you from having to move during a time when it is important to stay at home.

Here is what you need to know:

  • Taxpayers whose returns were due by 15th April 2020 or 15th May 2020 and who are unable to file are granted an extension up to 31st May 2020. This relates to monthly tax types namely VAT, PAYE, Local Excise Duty, Withholding Tax and taxes under the Gaming and Lotteries Act.
  • Taxpayers whose accounting date is 31st October and were unable to file corporation tax returns by 30th April 2020 have been granted extension to file returns. The new filing date is 31st May 2020.
  • Follow this link to file returns online (go to self-service tab, how to use e-services, returns)

Payment of Taxes under Installments

Taxpayers who restructured their payments to resume in May 2020 and are unable to meet their obligations during this period have an option to further reschedule the payments to resume in June 2020. Please note that this applies to taxpayers whose businesses have been affected by COVID-19 restrictions.

Pay from home using online platforms

  • Online Banking/EFT/RTGS/Online Debit Banks,
  • Agency Banking and use of VISA/MasterCard for Stanbic Bank, ABSA and UBA,
  • PayWay services across the country,
  • Mobile Money (MTN and Airtel).

Stay home and stay safe!

Important Contact Information

URA remains operational to offer services that cannot be accessed online. Visit https://www.ura.go.ug. For inquiries and feedback, email: services@ura.go.ug or call (256) 417-442097, 0417444602 or Toll-free lines on 0800117000 or 0800217000. Also go to URA social media pages: Facebook (https://www.facebook.com/URApage/), and Twitter (@URAuganda)

Emitemwa gyange egy’emisolo njikola ntya mu kaseera kano aka COVID-19?

Ekibuuzo:  Kiki kyensobola okukola bwenfuna obuzibu okusasula emisolo emilimu gyange bwejiba tejitambula bulungi mukaseera kano aka covid-19?

Ekiddibwaamu: Toba nakutya. Gavumenti ya Uganda elina enteekateeka okuyamba bizinensi entonotono nga eyo eyiyo. Ekitongole ky’emisolo empeereza ezisinga yziteeka ku mutimbagano, okkukuuma nga oli mulamu, n’okweewala okkutambuza mukiseera kino eky’okusigala awaka.

Bino byoolina okumanya:

  • Abawi b’omusolo nga baalina okuwaayo ebikwaata ku bizinensi zaabwe nga 15 april oba nga 15 May 2020 naye ngatebasobola babawadde obudde okutuusa nga 31 may 2020. Kino kikwaata ku misolo egisasulwa buli mweezi nga VAT, PAYE, Local exercise duty, withholding tax n’emisilo egikwaata ku betting
  • Abawi b’omusolo nga ebitabo byaabwe babibala nga 31 october nga tebaasobola ku teekayo bikwaata ku corperation Tax nga 30 April 2020 baweereddwaayo ebbanga eddala. Kati balina okutuusa nga 31 May 2020
  • Genda wano okussaayo ebiwandiiko byo ku mukutu (self-service tab, how to use e-services, returns)

Okusasula emisolo mu bitundutundu

  • Abawi b’omusolo abakyuusa ensasula yaabwe nebasaba nti baddemu mu May 2020 nga tennafuna busobozi  kuddamu kusasula basobola okuddamu nebongezaayo okutuuka mu June 2020. Kino kikola eri abo abalina bizinensi nga zikoseddwa mu kiseera kino ekya covid-19

Sasulira ewaka nga okozesa omutimbagano

  • Online Banking/EFT/RTGS/Online Debit Banks,
  • Agency Banking n’okukozesa VISA/MasterCard ku Stanbic Bank, ABSA and UBA,
  • PayWay okweetooloola eggwa lyonna,
  • Mobile Money (MTN and Airtel).

Sigala ewaka weekuume nga oli mulamu!

Engeri gyotufunamu

URA yasigala nga nzigula bwooba oyagala empeereza nga tosobola jjifuna ku mutimbagano. Genda ku https://www.ura.go.ug. Nga olina kyeweebuuza oba kyoyagala okuyugamba, email: services@ura.go.ug oba kuba (256) 417-442097, 0417444602 oba 0800117000 or 0800217000 ezitali zaakusasulira