Jumia Food Uganda

Are you planning on taking your retail business online? The COVID-19 Business Info Hub spoke with Mr. Timothy Mugume, Country Manager of Jumia Food Uganda, to understand how COVID-19 has affected online businesses and to give advice for entrepreneurs looking to shift their business online as a result of the pandemic.

What sorts of merchants does Jumia Food Uganda target to onboard?

Jumia Food Uganda looks to onboard merchants in two categories: 1) the service sector and 2) the manufacturing sector. The company works with both micro and larger enterprises and looks at main elements like internet connectivity and existing or potential for an online presence when assessing fit.

What sort of training does these merchants receive?

Jumia Food Uganda offers a number of training programs to onboard merchants through the Jumia Training Academy. The training programs, which are conducted both online and in-person, offer background on how to use the Jumia platform, conduct proper analysis of data provided by Jumia Food Uganda, site management, product management and improvement, and marketing and packaging, to name a few. Training is also set up in a way to enable different merchants to learn from one another. 

What challenges does Jumia Food Uganda face in onboarding merchants?

The challenges Jumia Food Uganda faces in onboarding merchants include language barriers with some of the merchants as well as the need for basic training in computer skills and how to use devices required to engage with the platform. There is also a tremendous need for financial literacy including basic recordkeeping and understanding the value of categorizing income and expenses to access credit lines.

How do merchants convert followers, viewers, or likes into real customers?

It takes a long time to convert viewers and likes into real customers. Jumia looks at the customer experience and customer acquisition. You need to look at smart channels, experiential marketing, and referrals when thinking about this. Leveraging partnerships with different players such as banks promoting online channels is also critical. In terms of customer experience, Jumia Food Uganda collects feedback constantly and makes changes based on that feedback to enhance the experience. It is also important to segment marketing for different channels – social media is a great tool to reach customers with specific messaging. Most importantly, make sure the product is the right one and that you have an assortment on offer. Choice, convenience, and price are key. Building trust has also enabled Jumia Foods Uganda to build a customer base that continues to grow.

What has the effect of the crisis been on orders?

In the first week of the crisis, there were still normal purchases such as for electronics, groceries, and essentials being made. In the second week, we saw a big uptick in big-ticket electronics like large TVs and refrigerators, which indicated that people began to understand that they would be staying in for a longer period of time. This has progressed to now the purchases of more essential items – grocery purchases have grown exponentially, as well as sanitizers and health-related items, which has resulted in giving priority to merchants selling essentials.

What new business skills can entrepreneurs learn to be successful?

New skills merchants would benefit from learning how to be more adaptable and problem-solve quickly. There needs to be a focus on producing goods that can be purchased not just by a small group of people around the merchants but by the whole country. Focusing on quality and packaging as well as understanding customer preferences is critical.

Jumia Food Uganda

Oteekateeka kuteeka bizinensi yo kumutimbagano? Entabiro ya bizinensi mu biseera bya covid-19 yayogeddeko ne Mwaami Timothy Mugume, country manager wa Jumia Food Uganda okutegeera engeri Covid-19 gyakosezzaamu bizinensi eziri ku mutimbagano awe nebannannyini bizinensi amagezi kungeri yokukyuusa bizinensi zaabwe okuzizza ku mutimbagano.

Bizinensi zangeri ki Jumia Food zeesimbyeeko essira okugatta ku mutimbagano?

Abantu ba bika bibiri; 1).Empeereza ezitali zimu  ne 2). Abaamakolero. Tukola ne bizinensi enene n’entono ku bintu nga okubayunga ku mitimbagano n’okubayamba okujiddukanya.

Mubatendeka mutya?

Nga tuyita mu Jumia Training academy, tubatendeka mu bintu ebiwerako.  Okutendekebwa kuno okukolebwa kumikutu oba mubuntu, kuyamba okumanya enkozesa yomukutu gwa Jumia, okwekkenneenya ebiwandiiko ebitali bimu ebileetebwa Jumia Foods, engeri y’okuddukanyaamu omukutu, okunonya obutale, ensabika n’ebilala bingi. Tuyigiriza abayizi okwetendeka oba okuyigira ku bannaabwe.

Kusoomoozaaki kwemuyitamu okuyunga abantu ku mukutu?

Waliwo obuzibu bw’olulimi n’abantu abamu okuba nti tebamanyi kukozesa byuuma bikalimagezi oba ebyuuma ebilala obiyinza okubasobozesa okukoze omutimbagano. Waliwo n’obuzibu bwa bantu obutakuuma bulungi biwandiika byanfuna yaabwe n’okwawula ennyingiza, ku nfulumya, amabanja n’ebila.

Abagoberezi bo, abakwaagala, abakulaba obafuula otya ba ksitoma abakuwa ku sente mubyotunda?

Kitwaala akabanga okutuuka ku kino. Jumia yyo etunuulira nnyo engeri gyofunamu kasitoma n’engeri gyomuyisaamu. Oteekwa okutunuulira emikutu emilala nga okulanga, abakwoogerako eri bannaabwe, . okukola emikago n’abantu abalala nga banka,  nga batumbula byebalanga ku mutimbagano nakyo kiyamba. Ku kikwaata ku ba kasitoma, Jumia Foods ekunnganya ebirowoozo okuva mu bakasitoma nekola enkyuukakyuuaka okusinziira kweebyo. Yawula biki byolanga . katinokugeza omutimbagano mulungi nga olina engeri gyosibyeemu obubaka . ekisinga obukulu, fuba okulaba nti ebintu kyolanga kituufu era kasitoma omuwa ebbeetu okweeloboza. Okweeloboza, okwanguyirwa n’ebbeeyi bikulu nnyo. Obweesigwa nakyo kiyambye Jumia okwoongera okuzimba n’okufuna bakasitoma ate nga bangi bakyajja.

Order zammwe zikoseddwa zitya mukaseera kano?

Mu wiiki eyasooka , tezaakosebwa nnyo. Abantu era baasigala bagula ebyamasannyalaze, ebikozesebwa awaka, n’ebilala. Mu wiiki ey’okubiri, twaalaba nga abantu bagula nnyo ebyamasannyalaze ebinene nga TV, ekitegeeza nti abantu baali bategedde nti baakusigala awaka okumala ebbanga ddene. Kati bagula nnyo ebintu byawaka, sanitizer, ebintu ebikwaata kuby’obulamu. Kati naffe essira tulitadde kubantu abatunda eby’ekika ekyo.

Bukodyo bwa bizinensi ki obupya omuntu bwaasobola okwettanira okukuza bizinensi ye?

Bayiga obukodyo nga okukyuuka n’embeera, okumala ebizibu amangu n’ebilala. Bayige okukola ebyamaguzi ebigulibwa abantu abangi okusinga ebyo ebigulwa abantu abolubatu abo abayinza okuba nti bamanyi abitunda wabula eggwanga lyonna. Omutindo n’ensabika no’kumanya kki kasitoma kyaagala nakyo kikulu.