Nze nga omukozesa nsobola okwongezaayo emitemwa gya NSSF gyenina okusasula  mukaseera ka aka covid-19?

Ekibuuzo: Sirina bulungi sente mu buzinensi yange nga omukozesa era ssisibola kusasula mitemwa gyabakozi bange egya NSSF, Nkole ntya?

Ekiddibwaamu:  Teweelariikirira. Mukaweefube wokuyambako gavumenti okutetenkanya eby’enfuna ebigootaanye olwa covi-19, National social security Fund (NSSF) eriko enteekateeka gyekoze okuyambako amakampuni gw’obwannannyini agakoseddwa ennyo

Byolina okumanya:

  • Tuwandikire ku amnesty@nssfug.org mangu ddala otunnyonnyole embeera yo  nga otulaga bulungi engeri covid-19 gyakukosezzaamu osabe tuddemu okutegeka ensasula yo eya NSSF
  • NSSF ejja kweekennenya era bweneeba ematidde, ejja kkolagana naawe mukkaanye kungeri gyonoosasulamu emitemwa gy’emyeezi esatu nga tekuli ngassi. Naye emitemwa gy’emyeezi gyotasasudde jijja kusigala nga jikubanjibwa era ojja kujisasula mungeri etakukaluubirize
  • Abakozesa bajja kweetaagibwa okuwandika endagaano y’okukkiriza okusasula emitemwa gyaabakozi baabwe eja NSSF
  • Bwooba tosabye oba nga kampuni yo tegwaanidde, kikukakatako okusasula emitemwaajo ejja NSSF nga olwa 15 olwa buli mweezi telunnatuuka, nolweekyo, tuukirira mangu NSSF Uganda.

 

Abakozesa abeetaaga okumanya ebisingawo mutuukirire abantu bano

  1. NSSF Compliance Manager Mr. Rwakabureeta Horace.

email: hrwakabureete@nssfug.org

  1. NSSF Head of Business Mr. Sajjabi Geoffrey

email: gsaffabi@nssfug.org

 

Call center telephone number: 0800286773 etali yakusasulira

Email: customerservice@nssfug.org

 

References:  https://www.nssfug.org/312/News/NSSF_Extends_Amnesty_to_Businesses_Facing_Economic_Distress

Question:  I do not have enough cashflow in my business due to COVID-19 and cannot pay the NSSF contributions of my employees.  What can I do?

Answer:  No reason to panic! In support of the Government of Uganda’s interventions to combat the effect of COVID-19, the National Social Security Fund (NSSF) has put in place measures to ease the cashflow burden of affected employers/businesses in the private sector.

What you need to know:

  • Reach out via email to amnesty@nssfug.org as soon as possible to explain your situation, clearly indicating how the COVID-19 pandemic has affected your business and ask to reschedule your NSSF contributions.
  • NSSF will review and if satisfied, will work with you, on how to reschedule payment contribution for three (3) months without accumulating penalties. However, contributions for the affected months will remain outstanding and be payable by the employers through a convenient payment plan.
  • Employers will be expected to sign a deed of settlement (agreement to pay) to continue to meet their obligation to pay social security contributions for their employees.
  • If you do not apply or your business is not eligible, you still need to pay the NSSF contribution by the 15th day of every month, so reach out now to NSSF Uganda.

 

Employers who require more information should contact the following:

  1. NSSF Compliance Manager Mr. Rwakabureeta Horace

email: hrwakabureete@nssfug.org

  1. NSSF Head of Business Mr. Sajjabi Geoffrey

email: gsaffabi@nssfug.org

 

Call center telephone number: 0800286773 toll free

Email: customerservice@nssfug.org

 

References:  https://www.nssfug.org/312/News/NSSF_Extends_Amnesty_to_Businesses_Facing_Economic_Distress