Emitemwa gyange egy’emisolo njikola ntya mu kaseera kano aka COVID-19?

Ekibuuzo:  Kiki kyensobola okukola bwenfuna obuzibu okusasula emisolo emilimu gyange bwejiba tejitambula bulungi mukaseera kano aka covid-19?

Ekiddibwaamu: Toba nakutya. Gavumenti ya Uganda elina enteekateeka okuyamba bizinensi entonotono nga eyo eyiyo. Ekitongole ky’emisolo empeereza ezisinga yziteeka ku mutimbagano, okkukuuma nga oli mulamu, n’okweewala okkutambuza mukiseera kino eky’okusigala awaka.

Bino byolina okumanya:

  • URA eyongezzaayo emyeezi ebiri okuwayo ebiwandiiko by’emisolo (genda ku self-service tab, how to use e-services, returns)
    • Okuwaayo biwandiiko bya Corporate tax oba emisolo gya kampuni eby’omwaaka oguggwaako mu September kwongezeddwaayo okutuuka nga 31st May 2020.
    • Okuwaayo ebiwandiiko bya PAYE, VAT, Local Excise Duty, Withholding Tax ne Lotteries and Gaming kwongezeddwaayo okutuuka nga 30th April 2020.

 

  • Emisolo jilina okusasulwa era tejisonyiyibwa. Nsalessale naye tayongezeddwaayo
    • Bwooba tosobola kusasula misolo mu bujjuvu, waayo entegeeragana yo ne URA okusasula mubitundu
    • Manya nti okulemwa okusasula ebitundutundu nga bwewakkanya ne URA kiyinza okkuviiramu okuwa engassi, okusazzaamu endagano yo okusasula ebitundu oba okubawa sente eziri ku akawunti yo okusasula sente zonna eziba zisigaddeyo n’engassi yaakwo
    • Omuwi w’omusolo avaayo nayogera emisolo jaataasasula nga takakiddwa tasasula magoba agabeera ku ngassi eteekeddwa okusasula kumisolo ejitaasasulwa. Emisolo gyonna ejibanjibwa wabula jjo jiba jilina okusasulwa
  • Sasulira ewaka nga okozesa omutimbagano
    • Online Banking/EFT/RTGS/Online Debit Banks,
    • Agency Banking n’okukozesa VISA/MasterCard ku Stanbic Bank, ABSA and UBA,
    • PayWay okweetooloola eggwa lyonna,
    • Mobile Money (MTN and Airtel).

Sigala ewaka weekuume nga oli mulamu!

Engeri gyotufunamu

URA yasigala nga nzigula bwooba oyagala empeereza nga tosobola jjifuna ku mutimbagano. Genda ku https://www.ura.go.ug. Nga olina kyeweebuuza oba kyoyagala okuyugamba, email: services@ura.go.ug oba kuba (256) 417-442097, 0417444602 oba 0800117000 or 0800217000 ezitali zaakusasulira

Question: What can I do if I am having trouble paying my taxes while my business suffers during COVID-19?

Answer: Do not fear! The Government of Uganda is taking action to help small and medium businesses like yours. The Uganda Revenue Authority (URA) is offering most services online – to keep you safe, and to keep you from having to move during a time when it is important to stay at home.

Here is what you need to know:

  • The URA has offered an extension of 2 months to file returns (go to self-service tab, how to use e-services, returns)
    • Corporate tax filling for September year ends, is extended until 31st May 2020.
    • PAYE, VAT, Local Excise Duty, Withholding Tax and Lotteries and Gaming filling is extended until 30th April 2020.
  • Taxes need to be paid; they are not waived, and the deadline for payment has not been extended.
    • If you cannot pay your taxes in full, submit a Memorandum of Understanding with URA to pay in installments
    • Be aware that failure to pay tax installments as negotiated may result in penalties, cancellation of the agreed installment payments or garnishing your bank account for the entire outstanding balance, interest and potentially penalties.
    • Taxpayers who voluntarily disclose tax liabilities which had not been disclosed in prior years or months have been given a waiver on interest and penalties for unpaid taxes. The principal tax liabilities must be paid.
  • Pay from home using online platforms
    • Online Banking/EFT/RTGS/Online Debit Banks,
    • Agency Banking and use of VISA/MasterCard for Stanbic Bank, ABSA and UBA,
    • PayWay services across the country,
    • Mobile Money (MTN and Airtel).

Stay home and stay safe!

Important Contact Information

URA remains operational to offer services that cannot be accessed online. Visit https://www.ura.go.ug. For inquiries and feedback, email: services@ura.go.ug or call (256) 417-442097, 0417444602 or Toll-free lines on 0800117000 or 0800217000.